Skip to content Skip to footer

Amasomero matono agalina ebisanyizo

school chin

Nga KCCA ekyagenda mu maaso n’okusunsula mu masomero okulaba agalina ebisanyiizo, yakafunamu amasomero ga nasale 33 gokka ku masomero enkumi 2000 agali mu kibuga

Omwogezi w’ekitongole kino Peter Kawuju agamba nti bakyagenda mu maaso n’okutuuka mu masomero gano nate nga mangi gali mu mbeera mbi ddala.

Aba KCCA bazzeemu okujjukiza abazadde ku ky’okulambula amasomero g’abaana baabwe okulaba oba galina ebisanyizo.

Leave a comment

0.0/5