Skip to content Skip to footer

Abaana 3 bafudde oluvanyumwa lwókulya Obutwa

Bya Abubaker Kirunda,

Abaana 3 bafudde oluvanyuma lwokuliira obutwa mu mmere.

Ekikangabwa kino kigudde ku kyalo Nalende mugombolola ye  Bulange e Namutumba district.

Okusinzira ku kansala Augustine Mulondo  atutegezeza nti omu ku baana afudde kyajje atuusibwe mu ddwaliro.

Agambye nti abaana bano babadde babeera ne jjaajaabwe era nga naye ali bubi oluvanyuma lwokulya ku mmere eno

Poliisi ye kitundu etandise okunonyereza kunfa ya baana bano.