Skip to content Skip to footer

Namukadde bamutemudde

murdersNamukadde akunukkiriza mu myaka 67 alumbiddwa abantu abatannategerekeka ne bamusala obufififi.

 Javanese Runonzya abadde abeera ku kyaaalo Kyeibuza Nyakashashara.

Ono abamulumbye bakubye  ekituli mu diiro lye nabamusanga nga afuluuta nebamusala obufififi.

Batabani b’omugenzi  Allan Ahimbisibwe, Mark Runonzya and Tom Agaba  bakwaatiddwa nga bateeberezebwa okuba nomukon mukino oluvanyuma lwokumala ebanga nga bagugulana nomugenzi lwa taka.

Nakunda and Turamye JohnBosco bakwaatiddwa oluvanyuma lwembwa enkozi zolusu okutuusa aba police mu maka gabano okuva mu maka gomugenzi.

Leave a comment

0.0/5