Skip to content Skip to footer

Ba difiiri basitudde

Uganda cranes at namboole
File Photo: Abauganda nga baali mukisawe e’Namboole

Ba difiri okuva mu ggwanga lya Guinea balondeddwa okulamula omupiira wakati wa Uganda ne Togo olunaku lw’enkya

Keita Yakuba y’agenda okulamula ayambibweeko Dumbuya Abubakan ne  Raffi Abdel.

Yoomu tiimu ya Uganda esitudde okwolekera Togo nga ku bano kuliko Denis Onyango, Robert Odongkara, Isaac Isinde, Geoffrey Massa ne Caesar Okhuti.

Leave a comment

0.0/5