Skip to content Skip to footer

Emirimu ngikoze kinnawadda

Lukwgao before tribunal

Loodi Meeya erias Lukwago agamba nti mukakafu nti emirimu gye agikoze kinnawadda.

Ng’alabiseeko mu kakiiko akanonyereza kya ba councillor abagaala agyibweemu obwesige, Lukwago agambye nti KCCA ebadde yeyubula ng’ebifo ebisinga bikalu

Ono asonze ku bakulira ebiwayi bya KCCA ebitali bimu abakalondebwa, abakulira abakozi ku magombolola kko ne ba meeya ba division abatalina mbalirira za kussa mu nkola

Ono agamba nti bino byonna bizibu ebifudde omulimu gwe omuzibu kyokka nga mugumu nti byonna bisoboka

Lukwago amaze okusoyezebwa ebibuuzo nga kati ba meeya ba division beebazzeewo.

 

Leave a comment

0.0/5