Skip to content Skip to footer

Ekisiibo kikubye koodi

muslims pray

Ng’ebula mbale abayisiraamu besogge omwezi gwa ramathan, bano basabiddwa okuyimirira ku mpagi z’buyisiraamu mu kaseera kano.

 

NNG’akulembeddemu Juma yaeero, district Khadi, Sheikh Sulaiman Ndirangwa agambye nti omwezi guno gwanjawulo kubanga gugyiramue byamagero

 

Ndirangwa agambye ti kaseera ka njawulo eria basiraamu okudda eri omukama n’okusaba okusonyibwa..

 

Ono abakkiriza abawadde amagezi okwewala ebikolw aby’ekilogo, n’obukubagano mu maka n’ebintu ebilala ebiyinz aokuleeta enjawukana

Abayisiraamu bakutandika okusiiba saabiti ejja okunalama ennaku 29 oba asatu

Bbo abayisiraamu basabye kkampuni z’amasimu okusala ku buyimba bwebabawereeza nga bakubey amasimu

Imam Sheikh Mohammed Waiswa agamba nti obuyimba buno bujja abantu ku mulamwa

Leave a comment

0.0/5