Amawulire

Yesse lwa bbanja

Ali Mivule

February 18th, 2013

No comments

bottle of posion 

Omukazi e Rakai yewadde obutwa naafa lwabanja.

Rose Nantongo ow’emyaka ga a 38 abadde mutuuze we Byakabanga mu district ye Rakai akutuse  atuusibwa mu dwaliro ekkulu erye Rakai.

Ono yeekamiridde obutwa lwabanja lya bukadde 4 ezibadde zimulemye okusasula.

Okusinziira ku akulira ebyokunoonyereza ku police ye Rakai  Rose Nabakooza , bazudde obukebe bw’obutwa 2 mu nyumba y’omugenzi.

Omulambo gwomugenzi gutwaaliddwa mu ddwaliro ng’okunonyereza bwekugenda mu maaso.

 

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *