Amawulire

Ebikwekweto ku batembeeyi

Ali Mivule

February 12th, 2013

No comments

KCCA operationsAba Kampala capital city authority ng’eri wamu ne poliisi emenye obuyumba obwazimbibwa okumpi ne Arua Park.

Obuyumba obumenyeddwa mubaddemu aba Mobile money, abatunda emmere nga n’abe bigaali tebabatalizza.

Ekikwekweto ekibadde kikulembeddwaamu, aduumira poliisi mu Kampala n’emiriraano, James Ruhweza n’abakwasisa amateeka mu KCCA.

Mu kiwekweto kino omuntu omu akwatiddwa ng’akuumirwa ku poliisi ya CPS.

Abantu abeenjawulo aboogeddeko naffe bavumiridde engeri ekikweketo gyekikoleddwamu nga bagamba nti ebintu by’abantu byonooneddwa

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *