Amawulire

Akafubo ku baasi

Ali Mivule

February 18th, 2013

No comments

pioneeAba kkampuni ya pioneer easy bus beesozze akafubo n’abawooza aba Revenue authority.

Kino kigendereddwaamu kulaba nti baasi zino zidda ku nguudo okusabaaza abantu.

Omu ku bakulira kkampuni ya pioneer ,John Masanda agamba nti basuubira URA okubaddiramu baasi zino ziddemu okukola.

Kati saabiiti nnamba nga baasi zino tezirinnya ku makubo nga mu kino abasinze okukosebwa beebasabaaze.

 

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *