Amawulire

Abayizi 5 bakwatiddwa

Ali Mivule

February 12th, 2013

No comments

Muk demonstrationsKatemba ku ttendekero e Makerere tanaggwa.

Abayizi bataano bakwatiddwa bwebabadde bagezaako owkekalakaasa enkya  ya leero.

Abayizi bano bawakanya enkola ya university eragira buli muyizi okusasula ebitundu 60 ku buli kikumi ku fiizi.

Abakwatiddwa bayizi abakola amateeka.

Bbyo ebibiina ne ofiisi ezisinga ku ttendkero lino bikyaali biggale nga poliisi ekyagumbye okulaba nti tewabaawo kavuyo konna.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *