Amawulire

Abasobezza ku Namukadde o’we 90 bakwate

Ali Mivule

June 14th, 2013

No comments

Police mu District ye Nakaseke ekutte abavubuka 5 nga bateberezebwa okusobya ku namukade owemuyaka 90 .

Lameck kigozi Omwogezi wa police mu masekati ga Buganda , agamba abataano  bano baali baatwalibwa mu kitundu kino kukola bubapakasi , wabula teebakomye okwo okukakana nga  bakakanye ku namukadde nabamusulika enenge.

Abataano bano esaawa yonna baakulabikako maaso gomulamuzi babitemye ku jakirizi lyebaamalidde ku Namukadde ono.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *