Amawulire

Omusota gubozze bebi

Ali Mivule

June 25th, 2013

No comments

snake

Omwana ow’emyezi omukaaga abadde azanyisa omusota n’agussa mu kamwa gumusse

Omwana ono abadde atuuziddwa ku kabalaza nga nyina ali mu kwanika ngoye.

Omwana ono nyina kimuweddeko okusanga mutabani we ng’agudde eri alambadde ng’omusota gumuli mu kamwa

Bino bibadde masaka