Olwali

Zzaala abizadde

Ali Mivule

April 25th, 2013

No comments

chess

Omusajja ayitidde omuvubuka owemyaka 16 police lwakumubba nga bazanya omuzanyo gwa chess.

Gabriel Mirza, 47 nga munansi we gwanga lya Romania yalumiriozza omuvubuka ono nga bwabadde agenda okuwangula omuzanyo, olwo akavubuka kano nekeetoololamu mu kabuyonjo nekakozesa compyuta nekasoma empiki gyabadde agenda okuzzako.

Olukomyewo obwedda akavuya ate nekamuddako nekamukuba empiki, olwo naava mumbeera.

 

Musjja mukulu ono agamba akavubuka kano keetolodde e manju emirundi 20 nga bwekadda bwekamukuba empiki.

Musajja mukulu ono bimubijiridde oluvanyuma lwokukunula akalenzi kano mu kabuyonjo kumpaka, wabula nagobwa mumpaka zino.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *