Olwali

Ono talina bbuba

Ali Mivule

May 27th, 2015

No comments

Unjealous man

Abasajja bangi bwebategeera abasajja ababagaalira abakyala babajjirayo majambiya

Ssi bwegubadde eri omuvubuka ategedde nti mukyala we abaddeyo n’omuvubuka ebbali

Ono ng’ayita mu ssimu ya mukyala we afunye essiimu ya musangi we n’amuggulako omukwano era okukkakkana nga balidde ekyemisana

Omusajja ono agambye nti abadde ayagala kumanya kiki musajja munne ky’amusingako

Bibadde mu ggwanga lya China.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *