Olwali

Ono baaba Yeekaza

Ali Mivule

November 21st, 2013

No comments

lie gone bad

Kubamu akafananyi nga muwezezza emyaka etaano ne muganzi wo nga mwagalana.

Oyiiya eky’okukola ekyenjawulo okugezesa mukyala wo era ekikujjira kyakumulimba nti oyagala akusonyiwe kubanga oliko omuwala oba omusajja gwewayagala .

Kino okikola kugezesa mukyala wo oba balo kyokka nga naye akugamba nti naye ayagala omusonyiwe kubanga naye aliko omusajja oba omukazi gw’aludde nga beeyagala era ng’akusaba omusonyiwe

Abadde alimba bimuweddeko n’atabukira omukyala we kyokka nga naye mu bukalukalu obw’ekitalo amuyombesezza okumuzannyira ku bwongo okutuusa okumwogeeza ebyama.

Ekyo kyebayita okwekaza