Olwali

Ono ayoya toyileeti pepa

Ali Mivule

December 11th, 2014

No comments

woman eats TP

Kati abakyaala abasinga bwebaba embuto balya ebintu ebyenjawulo, abamu balya bbumba ate abamu nebakomba ne ku vvu.

Mu ggwanga lya Bungereza waliwo omukyaala atayosa lunaku nga talidde ku toyileti pepa.

Omukyaala ono ow’emyaka 25 wa nzaalo 5 ategezezza nga olubuto bwelwaweza emyezi 2 y’atuuka nga tayagala kulya kintu kyonna okujjako toyileti pepa paper.

Kati gwe omukyaala eyali olubuto wasinga kuyoya ki?