Olwali

Ono atamiira mpewo

Ali Mivule

September 23rd, 2013

No comments

Beer belly

Abantu bangi batamiira olw’ensonga nti beesiwa amagengere.

Kubamu akafananyi ssinga ozuukuka otamidde naye nga tonnakomba ku mwenge.

Omusajja ow’emyaka 61 awereddwa ekitanda ng’atamidde naye nga tannakomba ku kenge konna

Abasawo bagamba nti omusajja ono alina obulwadde bw’okutamiira nga talina ky’anywedde ng’olubuto lwe lufulumya amazzi agalinga omwenge

Mukyala we y’amututte mu ddwaliro oluvanyuma lw’okukeeranga nga bba atamidde era ng’oluusi alemererwa okukola oba okusaba.

Omusajja ono era poliisi ebadde yakamukwata emirundi etaano ng’emulanga kuvuga ng’atamidde kyokk ang’ate abadde tannaba kugukombako.

Abasawo bakyamwekebejja okumanya eddagala ly’okumuwa.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *