Olwali

Omwenge ssi mutene

Ali Mivule

April 3rd, 2013

No comments

accident scene

Ddala kafeero eyayimba nti eyayiiya omwenge asobola mutuufu kubanga gwo tegumanya oba oli musirikale oba nedda.

Munamaggye mu ggwanga lya Russia akwatiddwa n’aggalirwa lwakutomeza motoka yamaggye nga atamidde.

Musajja mukulu ono Ryazan’s Margelov  waakuvunaanibwa mu kooti yamaggye oluvanyuma lw’okwekatankira ebbidde  ate neyepanka kunkata mbu navuga.

Ono yatomedde nekibanda kya cinema  ekyabadde okumpi lwatamiiro.

Musajja wattu ono yagenze okudda engulu nga yakoze dda akabenje lwamwenge.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *