Olwali

Omusajja alangidde mukyala we obubbi

Ali Mivule

April 3rd, 2013

No comments

ex fired

Ono omusajja asobola .

Oluvanyuma lwamukyaala we gwebabadde baakawukana naye ebbanga ttono emabega okumweera enyumba yonna obutamulekera kantu konna, semaka ono atadde ekipande ekinene wabweeru w’enyumba ekirangira nakyala ono obubbi.

Robin Baker nga muvuzi wabiloole mu kibuga  Leicestershire yakoze kino naalangira omukyaala ono nga bweyamumegga mu kooti ku musango gwokwawukana era nalabula nabasajja abayinza okwegwanyiza omukyaala ono nti kondo yenyini.

Ekisinze okunyiiza omusajja ono kwekuba nti amaze ebbanga nga atuuyana okugula ebintu byomunyumba ye wabula nga ye nakyaala yalinze kiwedde.

Ekirungi bombiriri baakuddamu okugasimbagana mu kooti ku nsonga z’okwawukana.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *