Olwali

Omukwano gubatisse

Ali Mivule

September 4th, 2013

No comments

abenzi

Ebyentambula bisanyaladde abagaalana babiri bwebatandise okunyumya akaboozi wakati mu luguudo

Abagoba ba motoka mu kibuga Shanghai ekya China babivuddeko eby’okuvuga nebadda mu kwelolera ku bayonta bano abatalinza kutuuka waka.

Abagalana bano ekyewunyisa nti babadde mu motoka ya kupangisa era nga ne dereeva waabwe abadde ali ku ka filimuyenyini.

Abangu bbo bakutte ne vidiyo ku masimu ezatandise okubuna ensi yonna.

 

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *