Olwali

Omubbi atya Kappa

Ali Mivule

April 23rd, 2013

No comments

cat scares

Kati ono ye obubbi abuveeko kubanga tabusobola.

 

Omubbi  amenye enyuma yomutuuze omu mu gwanga lya Romania nayingira , wabula kappa nemukanga naalya kava wansi wekitanda.

Sempala ono atidde nyo nga alaba nga kappa egenda okumukwagula olwo nakuba omulanga nga omwaana omuto.

Takomye awo akutte esimu nakubira police ejje emutaase mu kappa eno gyaatya okufa.

Police olutuuse musajja wattu ono tajiwade buzibu neyeewayo emutaase ku kappa nga yenna alimu ebitengo.

Kati ndowooza fenna tulunde kappa  osanga zinatugobera ku babbi.

Naye haa,  bano abawano abaffe bayinza nokuzituga.