Olwali

Kkapa ewuga

Ali Mivule

February 25th, 2015

No comments

cat swims

Wali olabye ku kkapa ewuga

Kakati mu ggwanga lya Turkey waliwo ka kkapa akatawoomeddwa kukuba dduba nga kasula katudde

Ka Kkapa kano akayitibwa Ruby buli omu abadde amanyi nti kanabbira kyokka nga mu bukkakkamu kalengejjera ku ngulu nga konna bwekazibiriza obuuso mu ngei y’okunyumirwa