Olwali

Iryn Namubiru mu kooti

Ali Mivule

July 24th, 2013

No comments

Namubiru

Okunonyereza ku musango ogwawaabwa omuyimbi Irene Namubiru kukyagenda mu maaso.

Ono yawaaba munnabyabusuubuzi era nga yeeyali manager we Kim Tumwesigye ng’amulanga kumutikka njaga mu bugenderevu

Kigambibw anti wakati w’enaku z’omwezi 1 ne 5 mu mwezi gw’okutaano mu mwka aguno, Kim ono yamusaba okumutwalira ku case ye gyeyali apakiddemu enjaga eweza kilo kumpi enkumi ssatu

Enjaga eno yagisosoneka mu kifanay kya president museveni  n’ekya kabaka.

Kim yenyini abaddewo ku kooti kyokka ng’omusnago tegugenze mu maaso olw’okunonyereza

Gwongezeddwaayo okutuusa nga 27 ogw’omunaana