Olwali

Enjovu enzibi

Ali Mivule

May 1st, 2013

No comments

Elephant is a thief

Kati abantu sibeebokka abagezi munsi, nebisolo ebigezi gyebiri munsi.

 

Mu hungary waliyo enjovu enzibi.

Enjovu eno eteega balamuzi era nga obubbi buno ebumazemu ebanga dene.

 

enjovu eno eyakazibwako erya Gemunu egera abalambuzi bafulumye mumotoka zaabwe, olwo nga eyisamu olumwa lwaayo oluwanvu nga apakula ebyokulya ebirimu, amazzi nebintu ebirala.

 

Kuluna enjovu eno bajikutte lubona nga ebba ebintu byabalambuzi nebabijisuuza neteekako kakokola tondeka nyuma.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *