Olwali

Embwa ya poliisi evudde ku mulimu

Ali Mivule

May 7th, 2013

No comments

Police dog

Embwa ya police enkonzi yolusu mu kibuga oldham mu gwanga lya bungereza evudde ku gwajitutte nerya akamese kaawaka akalundibwa, bwebabadde baaza amaka agamu.

Police ebadde enoonya njaga mu nyumba eno, wabula ebwa olulabye akamese kano akeeru wabula nga bananyini maka gano bakalunda, kwekusalawo okuva ku byokuwunyiriza enjaga esooke yeerire ku kamese kano akajikasizza amababanyi.

Nanyini maka gano atiisiza okukubapolice mumbuga lwambwa yaayo kulya kamese ke kalundide ebanga.