Olwali

Embizze yerippye ku mukazi

Ali Mivule

May 6th, 2015

No comments

Pig

Waliwo embizzi eyakula n’ewola egezezzaako okugwiira omukyala okumukaka omukwano mu maaso g’emmotoka ye

Kino kibadde mu ggwanga lya New Zealand ng’omukyala ono asoose kugoba mbizzi eno ebadde wakati mu luguudo w’abadde alina okuyita

Omukyala ono afulumye mu motoka okugigoba kyokka n’emusimbako era okukkakkana ng’emujjeemu empale gy’abadde ayambadde

Omukyala ono ataasiddwa omusajja abadde alaba bino kyokka nga yenna emuleseeko enkwaguulo

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *