Olwali

Embaga ya ba dikuula

Ali Mivule

August 26th, 2013

No comments

Dikuula wedding

Mu bulamu buli muntu yetegekera embaga era nga bangi batetenkanya okukola ekisinga okuba ekirungi.

Mu ggwanga lya Bungereza, waliwo embaga emenye nemiti.

Oyinza okulowooza yabagagga fugge, naye nedda mbaga yabadikuula.

Omwami Billy Tedeski ne kabiitewe Patty Kulwicki nga bonna bakola gwabwadikuula wamma banyumiddwa embaga .

Bano bombi bambadde nga badikuula olwo nebekola obusolosolo nga abali mu ku mulimu gwaabwe ogwa badikuula.

Abagenyi bonna bavudde ku mbaga nga enseko zibaweddemu era nga bakyagilojja

.