Olwali

Beeyambudde kutunda kkampuni

Ali Mivule

March 12th, 2015

No comments

Stripping

Mu kibuga Newyork, kkampuni ebadde ekyuusa erinnya esazeewo kukikola ng’abagikulira bonna beyambula nebasigala buswa olwo nebasimab enkalala okutunda erinnya eppya

Bano banoonyezza engeri gyebayinza okutunda erinnya eppya nga tebagiraba kwekusalawo owkeyambula

Wabula tebibadde byangu, anti abakozi bamaze ebbanga nga bakola exercise okusobola okulabika obulungi nga beeyambudde