Olwali

Bbaala y’abali obukunya

Ali Mivule

August 16th, 2013

No comments

Nudist bar

Ebbaala abantu gyebagenda mu nga bali buswa eyagala kwongeramu binonnoggo

Ebbaala eno esangibwa mu Bungereza abagendayo batuula nebakuba akaboozi nga bali bukunya nae nga teri yesisiswalamu

Nnanyini kifo kino ekili mu Birmingham agamba nti kati ayagala bamukkirize aguze ba customer be omwenge kubanga bagumusaba

Omusajja ono alinze kuddibwaamu ab’obuyinza okulaa oba atandika okuwa ba customer be mwenge basobole okweyagala obulungi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *