Olwali

Basenze paakingi

Ali Mivule

May 7th, 2013

No comments

 

Car survivesOmusajja asimbye emotoka ye mu paaking n’ayingira ekizimbe kimuweddeko bw’asanze nga paaking yonna esendeddwa

 

Kkampuni ya China enkozi y’amakubo ebadde elimu ku kugaziya kkubo kyokka ng’elinze nnanyini mmotoka okudda nga talabikako.

 

Mu kukoowa okulinda, kkampuni eno etandise okusenda buli kilamu n’erekamu akataka okusimbye mmotoka eno kokka

 

Aba kkampuni eno bategeezezza nga bweblainze nebakoowa nga dereeva w’emmotoka tadda nabwekityo kwekusalawo okusenda awalala wona awatabadde motoka