Olwali

Bannasayansi bayiiyiza akapiira akaliko compyuta.

Ivan Ssenabulya

November 29th, 2017

No comments

Bya samuel ssebuliba.

 

Mu Bungereza abakugu mu by’okunonyereza baliko akapiira ka kalimpitawa kebayiiyiza nga kano omuntu bwakambala alina obusobozi obusoma ebyafaayo by’omuntu akambadde nadala abakyala beyakegatta nabo, amaanyi g’ekisajja gaalina, kko n’obukodyo bwakozesa, kko nebirara.

Obupiira buno obutuumidwa i.Con, buliko ka Application akakwatagana ne simu y’omuntu aba akambadde, kale nga buli kyekazudde kigenda butereevu ku simu.

Abakoze akapiira kano bagamba nti kigenda kuyamba abasajja abeeyita bakafulu mumukwano okumanya webayimiridde.