Olwali

Bamukuludde bukuluzi

Ali Mivule

May 6th, 2013

No comments

dragged pon bonet

Omusajja afunye obutakkaanya ne munne nebamalirira mu katemba.

 

Omusajja ono Elton Kim asoose kukaaka nemunne era wakati mu kukoow amunne asazeewo okusimbula emmotoka .

 

Kim tasaaga naye asazeewo okubuukira emmotoka neyelippa ku bonet kyokka nga tekilobedde munne kumukulula.

 

Ono ate eyali yewera atandise okukuba emiranga nga bw’asaba munne asibe emmotoka nga wa era ng’abantu abawera bamukutte ku bifananyi ng’apapaala.

 

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *