Olwali

Bakabasanya abaana

Ali Mivule

April 30th, 2013

No comments

gays attack

Abasajja 2 bakwatiddwa mu kibuga Manchester lwakukakana ku kalenzi akemyaaka 14 nebakaka omukwaano gwokukavuga olupanka.

Alex Wilson-Fletcher, 42, and Abdelkader El Janabi, 55, baalumba akalenzi kano akaali kayingidde kabuyinzo neboolesa empisa ensiiwufu, oluvanyuma lwokukakakanako nebakagula buutu.

 

Baabuwe bano beerabidde nti mu tooyi namwo mulimu kamera era baabuwe zezaabalopye oluvanyuma lwokubalaga nga beetetevula akalenzi kano, bambi nga bwekakuba emiranga.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *