Olwali

Aweeweeta amabeere

Ali Mivule

July 31st, 2013

No comments

 

breast feedingOmusajja omukugu ku by’okuyonsa ayolese okufiirwa  omulimu gwe oluvanyuma lw’abasajja okwemulugunya nti abadde aweweeta amabeere ga bakyala baabwe

Yang Jun okuva mu masekkati ga China agaba nti okusomesa omukyala obulungi ku ngeri gy’ayonsaamu oba gyebamukebera kokoolo aba alina kuweweta ebbbere buli n’ategeera

Ono era abadde aweeweeta abakyala amabeere ekibayamba okufuna amata

Wabula abasajja bannanyini bakazi abakolebwaako bekyaaye nebamuloopa nga baagala agobwe ku mulimu kubanga bagamba nti abayingirira

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *