Olwali

Atambuzza ekidomola afunye emitwalo 40

Ali Mivule

April 29th, 2015

No comments

Mwebembeza, who walked while holding  a jerry can full of water for  27 kilometres waves to onlookers in  Masaka Town PHOTO BY SHAMIM J NAKAWOOYA.

Omusajja ow’emyaka 33 atambudde mailo 16 n’ekidomola kya liita 20 nga tawummuzza era neyewangulira emitwalo 40

Japhet Mwebembezi omutuuze we Kyanamukaaka atambudde olugendo lwa mailo 16 mu mpaka z’abaddemu ne munne ategerekese nga Paul Muwonge

Mwebembezi ategeezezza abatuuze nti asobola okutambula okuva e Kyannamukaaka okutuuka e Masaka mu tawuni n’ekidomola ky’amazzi kino nga tawummuzza nebamuwakanya era nebasiba emitwalo 40 z’abaliddeko

Ekyewunyisiza nti omusajja ono ayise newebalagaanye.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *