Olwali

Asanyizzaawo emmotoka

Ali Mivule

May 16th, 2013

No comments

Car destroyed

Omusajja abadde yakagula emmotoka ye kapyata agisanyizzaawo kulaga obusungu olw’abakozi mu kampuni en okumulengezza

 

Ono apangisizza bawonyondo abakonyekoonye omubiri gw’emmotoak eno negugwaawo nga kino akikoledde ku mukolo ogutegekeddwa kkampuni eno okwolesa emmotoak zaayo

Abantu abasoba mu 100 beebakungaanye okwwerabira ku musajja ono obwedda ali nebawanyondo nga basanyawo emmotoka eno

 

Bino bibadde mu ggwanga lya China ng’eno nno yyo abagoba b’emmotoka abawera bazze basanyaawo emmotoka zaabwe olwobusungu obungi

Mu mwaka gwa 2011 era waliwo omuchina eyapangisa abasajja mukaaga kokusanyaawo emmotoka ye ekika kya lambogini eyali etunula ng’omuntu.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *