Olwali

Amakovu gakola olususu

Ali Mivule

July 15th, 2013

No comments

Abakyala bakola bingi okukuuma ensusu nga zitemagana wano mu Uganda.

Bw’oba olowooza nti ofubye nyo wulira bakyala banno byebakola mu Japan.

Mu ggwanga lino waliwo saloon eleese enkola y’okukozesa amakovu okukuuma ensusu z’abakyala nga zitemagana

Amakovu gano bagasse omuntu mu maaso olwo negatandika okusonokerako okubikka embalabe, n’olusolo.

 

Omu ku baozi agamba nti batandikira ku makovu asatu gebassa omuntu mu maaso negatandika okumutambulirako.

Kigambibwa okuba ng’enkoloze amakovu zegaleka ziyamba mu kugogola olususu omuntu n’atemagana nga supu wa mukene.