Olwali

Aba poliisi bekubye empi

Ali Mivule

July 17th, 2013

No comments

Officers fight

Mu china abasirikale ba traffic babiri nga bakyala bagobeddwa ku mulimu lwakulwana .

Ababiri bano bagwanganye mu malaka nga kw’otadde okwepacca empi.

Abaabadde mu mugoteko gw’emotoka bavudde mu by’okuvuga ne beerabira  ku b’afande abaabadde beemala egayangano.

Abagoba b’emotoka babakubidde engobe bakendeze ku mugotteko nga bafuyira ndiga mulere.

 

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *