Olwali

Ali Mivule

April 30th, 2013

No comments

beggars

Buli omu n’omulimu gwe era nga bangi basaamu ebisoko okusikiriza abaguzi

 

Nono masiikini yayiiyizzaayo akapya mu mu mulimu gwe ogwokusabiriza.

Yafunye ebbakuli buli emu nagiteekako erinya lyediini eyenjawulo omuli, abaddu ba Allah abasiramu, abakatoliki, abakkiriza mu buda, nabakaafiri.

Oluvanyuma yatimbye ekipande ekirala ekisoma nti diini ki esinga obugabi n’ekisa.

Abantu obwedda beesomba nga bwebawaayo buli omu eri eddiini ye .

Masiikini gyebigweeredde nga ayodde mudidi, era nga abakatoliki beabasinze okuwaayo .

 

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *