Olwali

Ali Mivule

September 26th, 2013

No comments

cat uses toilet

Kkappa zeezimu ku nsolo abantu zebanyumira okulunda naye ekizibatamya kwekusaasanya mu nyumba obubi bwazo buwunya okufa.

Mu bungereza omusajja alabye bino tabisobola n’atendeka ka kkapa ke okusitama ku tooyi y’abantu era kati mwekamalira ekyetaago kyako.

Luke Evans, 29,  agamba yali akooye okuyolanga obubi bwa kappa eno  era kati esitama bulungi nyo nga omuntu nesulayo obubi bwaayo.