Emboozi

Goonya erina swagga

Ali Mivule

May 2nd, 2013

No comments

crocodile

Nebisolo nabyo sebo byaagala ekibuga.

Goonya etolose mu kuumiro lyebisolo netandika okutambula ku nguudo zomukkibuga nga bwekoona ku motoka ezibade zisimbye kumabali.

Emotoka ezisinga zibaddemu alarm era obwedda bwezikaaba goonya nga ekyamuka anti obweda eraba kipya.

Wabula esanyu lyaayo litutte akabanga katono akulira ebyokwerinda mu kibuga kya florida najirumba najirijja emigwa ku mimwa nga bwajituddeko.

Ekikolwa kyono kyakoze kivumiriddwa abakuumi bebisolo nti olulala asookanga kubalinda kubanga bebalina obumanyirivu kubisolo bino nga kibadde kisobola okumutuusako obulabe.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *