Emizannyo

Wayne Rooney tetumutunda

Ali Mivule

July 17th, 2013

No comments

 

RooneyTiimu ya Manchester united ezzeemu okukinoganya nga bw’etatunda muyizi tasubwa waayo Wayne Rooney

Aba Chelsea beebabadde beesibiridde okugula omusambi ono kyokka ng’obusente bwaabwe butono.

United yagobye dda aba Chelsea nebategeeza nga bwebatatunda

 

Rooney yye akyakiremeddeko nga bw’ayagala okuviira aba Manunited olw’omutendesi omupya obutamuwaana ng’atunuulira Van Piersie yekka

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *