Emizannyo

Tiimu ya Express elondeddwa

Ali Mivule

June 5th, 2013

No comments

EXpress team
Omutendesi wa team ye Express Sam Simbwa alonze abazanyi 18 abagenda ne team eno e Dafur mu Sudan mumpaka za Cecafa club championships.
Team eno esuubirwa okusitula nga 15th omwezi guno,egenderako abakungu 5 nga bakulembedwamu Issa Magoola owa Fufa.
Empaka zino zitandika nga 18th omwezi guno wabula ama’team agamu nga Simba ne ba champion bempaka zino  Young Africans eza Tanzania,Al Hilal ne El Merick eza Sudan wamu ne St George eya Ethiopia, gesambye empaka zino olwebyokwerinda  ate amalala ekiseera tekibaganya kwetaba mu mpaka zino.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *