Emizannyo

Serunkuuma ne Dhaira ssibakuzannya

Ali Mivule

August 28th, 2013

No comments

Abel Dhaira

Omuzannyi Daniel Sserunkuuma n’omukwasi wa goolo Abbey Dhaira ssibakwetaba mu gw’omukwano wakati wa Cranes ne Bostswana ku lunaku lw’omukaaga

Omutendesi wa tiimu Micho agamba nti Serunkuuma tiimu gy’asambira mu Kenya yagaanye okumuta ate ng’alina okutya nti Dhaira ayinz aokuba nga tannawona oluvanyuma lw’okufuan obuvune

Wabula MIcho agamba nti yadde bano tebaliiwo tiimu nnetegefu okukola kyomma ekisoboka okuwangula Senegal nga 7 omwezi ogujja

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *