Emizannyo

Leila Blick atunuulidde Muwonge

Ali Mivule

August 12th, 2013

No comments

rally drivers

Omuvuzi w’emmotoka z’empaka Leila Blick agamba nti ekigendererwa kye kikyaali kyakuvuga kutuuka ku mutindo gwa Suzan Muwonge.

 

Muwonge ye mukyala yekka eyakawangula empaka za bannantameggwa ba Africa  mu mwaka gwa 2011.

Lelial muwonge ne munnakenya Helen Shiri bagenda kukwatagana n’abasajja 24 mu mpaka za pear of Africa Uganda rally

 

Muwonge wakuvuga Subaru N11, Leila wakubeera mu Evolution five and Shiri wakukozesa Subaru

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *