Emizannyo

Emisinde kya Kyabazinga

Ali Mivule

June 5th, 2013

No comments

MTN marathon
Company ya Mtn etaddewo ebirabo munsimbi eziwereraddala shs3m eri abawanguzi nabanakola obulungi mumpaka zemisinde eza Kyabazinga Championship ezigenda okuyindira mukisaawe Bugembe  e Jinja kulwomukaaga lwa week eno.
Zino empaka zamulundi gwa 8 ngazitegekebwa era nga nabalabi kumulundi guno bagenda kuyingirira bwerere.
Kyo ekibiina ekikulembera omuzanyo gwemisinde mugwango kigenda kulondako abazanyi abanakola obulungi bategekebwe eketaba mumpaka zensi yonna eza World Athletics Championships ne World Youth Championships wamu nendala.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *