Emizannyo

Aba Cranes batendeka nkya

Ali Mivule

July 16th, 2013

No comments

 

cranes playersTeam yegwanga eya Cranes,yakuddamu okutendekebwa olunaku lwenkya nga yetegekera omupiira ogwokudingana ne Tanzania kunkomerero yomwezi guno.

Team eno eyabazanyi abagusambira awaka yawutudde Tanzania week ewedde goal 1-0 era nga kubazanyi ababadde e Dar es Salaam,omutendesi Micho ayongedeko abazanyi mwenda (9) nebawera 25.
Uganda egenda kudingana ne Tanzania nga anayitawo wakugenda buterevu mumpaka ezakamalirizo ezigenda okubeera mu South Africa, omwaka ogujja.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *