Ebyobusuubuzi

UNBS ekoze ekikwekweto kubyamasanyalaze

UNBS ekoze ekikwekweto kubyamasanyalaze

Ivan Ssenabulya

December 20th, 2018

No comments

Bya Ndaye Moses

Ekitongole ekirondoola omutindo gwebyamaguzi mu gwanga, National Bureau of standards kiriko ebyamaguzi ebitanakakasibwa muwendo byekiboye mu kikwekweto ekirubiridde ebyamaguzi ebijingirire ebigambibwa nti byatuuse dda mu katale, mu nnaku zino enkulu.

Okusinziira ku mwogezi wa UNBS, Godwin Muhwezi ekikwekweto kino kibadde ku Yamaha Centre wano mu Kampala, ngokusinga balubiridde byamasanyalaze.

Kati abasubuzi basigadde bemagazza, kyenkana maduuka gaabwe bwebagalese sseke.

Ebikwatiddwa kubaddeko zzi water heater, extension cables, bulb, socketi nebiralala bingi.

Twogeddeko nabamu ku basubuzi abakoseddwa.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *