Ebyobusuubuzi

Umeme eyongedde Yaka

Ali Mivule

August 28th, 2013

No comments

Yaka meters

Ab’ekitongole kya Umeme bagenda kwongera okutuusa bu meter bwa yaka eri ebitundu ebitali bimu

Bu meter buno bwatandikira Mutungo nga bugezesebwa kyokka kati Umeme egamba nti ebintu byatambula bulungi keekadde okubissa mu nkola.

Ba customer abasoba mu mitwalo ena n’ekitundu beebagenda okutandika okukozesa meter zino.

Wansi w’enkola eno customer asasulira masnayalaze g’atannaba kukozesa era ssente z’asasula bwezigwaako ng’amasanyalaze gavaako

Omukungu mu UMEME, Sam Zimbe mukakafu nti bantu bajja kwagala enkola eno.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *