Ebyobusuubuzi

Teri magoba ku mabanja

Ali Mivule

August 6th, 2013

No comments

Islamic banking

Gavumenti ekkirizza enkola ya banka ezikolera ku mateeka g’obuyisiramu okutandika okukola mu ggwanga.

Minister w’ebyamawulire n’okulungamya eggwanga  Rose Namayanja ategezezza nga  ministry y’ebyenfuna bw’egenda okuddamu okwekenenya eteeka erikwata ku zi banka, enkola eno etambule bulungi.

Agamba enkola eno yakuyamba abantu okwewola sente okutali magoba .

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *